Skip to content Skip to footer

Ghana afunye ssente

Ghana team in action

Gavumenti ya Ghana ewerezza  obukadde bwa doola  busatu eri tiimu yaayo e Brazil mu mpaka z’ekikopo ky’ensi yonna.

Amyuka minisita akola ku by’emizannyo Joseph Yamin ategeezezza ng’abazannyi bwebabasabye okubawereeza ensimbi enkalu nga y’ensonga lwaki bawerezza ssente zino ku nyonyi

Tiimu ya Ghana ezannya nkya nga yeetaga buwanguzi okuyitawo .

Kyokka era kino, kisinziira ku mipiira gya America ne Germany nga baba balina okukubwa mu mipiira gyaabwe oba okugwa amaliri.

Leave a comment

0.0/5