Ebyobulamu
Enkwanso z’abasajja tezirina njawulo
Abakyala tebasaanye kweralikirira kuzaala mu basajja bakuliridde kubanga enkwanso zaabwe tezawukana ku bato
Mu ggwanga lya Bungereza, abasajja abakuliridde beebasinga okugaba enkwaso eri abakyala abazaala mu ngeri y’ekubakubamu enkwaso kubanga nga bangi babadde bagaana enkwaso zino nga bagamba nti za basajja bakadde
Abakugu ababadde bakola okunonyereza okuzuula oba kino kituufu bagamba nti tewali njawulo era ng’abaana abazaalibwa tebabaako njawulo.