Bya Ivan ssenabulya .
E Mukono ku kyalo Kiyoola mu gombolola ye Nakisunga abatuuze bawuniikiridde ssezaala bwalumbye enyumba ya mukodomi we n’agikoona koona najireka ku ttaka.
Ronald Kawere ow’emyaka 47 kigambibwa nti yaafunye obutakannya n’emukodomi we Tonny Kasujja gw’alumiriiza okumujooga n’amwogerako eby’ensimattu.
Kigambibwa bano babaddenga bagugulana ng’omuko ayogera ku taata nga bw’amumazeeko emirembe kko n’okumusaba nga ensimbi
Wetwogerera nga ssemaka ono akwatiddwa