Skip to content Skip to footer

Aba CCEDU bavumiridde okutyoboola eddembe lyabannamawulire

Bya Ivan Ssenabulya

Omukago ogwa Citizens’ Coalition for Electoral Democracy in Uganda, gwegasse ku babanja nti wabeewo okussa ekitiibwa mu ddembe lyabanamwulire mu Uganda.

Banamawulire wansi wekibiina ekibagatta ekya Uganda Journalist Association olunnaku lwe ggulo babadde nokwelakaasa, era nebatuusa nekiwandiiko omwabadde okwemulugunya kungeri banamwulire gyebakubibwamu amigo ngbyoku ttale, e Makerere abayizi nga bawakanya enyongeza ku bisale eyebitundu 15%.

Kati mu kiwnadiiko ssentebbe wa CCEDU Miria Matembe kyafulumizza, agambye nti bagala absirikale bonna abakakana ku banamwulire okubakuba, bavunanibwe.

Wano era agambye nti bagala wabeewo okussa ekitiibw amu ddembe lyobuntu, nokuzza ekitiibwa kyabanamwulire bonna abatyoboolwa.

Leave a comment

0.0/5