Skip to content Skip to footer

Aba DP bagala presidenti akangavvule Namuganza

Bya Ivan Ssenabulya

Ekibiina kya DP kitegeezezza ngo’mukulembeze we gwanga bwagwana okwanguwa okukangavula omubaka we Bukono County MP Persis Namuganza, ngamulanga kuvvoola bwa-Kyabazinga.

Kinajukirwa nti Namuganza ono yazze ku kyabazinga nalagira abantu beeno okumukuba amayinja  buli bwebamulabye, okwabadde n’okuvvoola speaker Rebecca Kadaga.

Kati bwabadde ayogerako ne banamwulire, amyuka omwogezi wa DP Fred Mwesigwa agambye nti akageri kekiri nti president yalonda bano, agwana akangavvula omukyala ono.

Leave a comment

0.0/5