Skip to content Skip to footer

Abavubuka ba FDC balumbye poliisi ye Naggalama eyimbule Besigye

Bya Steven Mbidde

Waliwo ekibinja kyabavubuka banna-FDC abagumbye ku police ye Nagalama, nga bagenzeeyo okubanja police mu bwangu ddala eyimbule abantu baabwe okuli Dr Kiiza Besigye, Ingrid Tulinawe, ne Patrick Amuriat, bebaggalira.

Bano bagamba nti abantu baabwe bano baggalidwa e Nagalama okusuka esaawa 48 ezirambikibwa mu mateeka, nga baagala bayimbulwe mu bwangu.

Leave a comment

0.0/5