Skip to content Skip to footer

Ababade bakumpanya etaka basatu bakwatiddwa.

Bya Ruth Anderah.

Akakiiko akakola ku by’okunonyereza ku mivuyo gy’ebyetaka tutegeezeddwa nga bwekakutte abantu basatu abagambibwa okwetaba mukusengula abantu 3000 wano e mubende.

Abakwatidwa kuliko Milly Naava Namutebi  eyali akulira esomero elya Nakasero primary school, Blasio Musoke Lule ne Henry Kaaya.

Bano okukwatibwa kidiridde omuwaabi wa government Robert Ali Bogere okutegeeza akakiiko nti  bano ebaluwa ezabakiriza  okugoba abantu bano baginga nginge.

Etaka ely’ogerwako leryo Minister Persis Namuganza lyeyetukirako abanttu bano n’abatwala ew’omukulembeze we gwanga nga ayagala bano  basasulwe.

Leave a comment

0.0/5