Skip to content Skip to footer

Ababaka sipiika beyagoba bagenze mu kooti.

Bya Ruth Andreh.

Wabula bano nga bakyetala , bbo ababaka omukaaga speaker beyagoba olwokumuyisamu amaso ku Monday badukidde mu kooti.

Ababaka abagobwa kuliko Gerald Karuhanga, Ssemujju Nganda, Mubarak Muyagwa, Antony Akol, Allan Ssewanyana and Jonathan Odur, nga bano mukugenda mu kooti bakulemebedwamu munamateeka wabwe Erias Lukwago.

Bano bagamba nti speaker yamenya mateeka okubagoba, kale nga baagala kino ekiragiro kimenyebwewo.

Leave a comment

0.0/5