Skip to content Skip to footer

Abadde alimisa ente ekiyitiridde akwatiddwa.

By Abubaker Kirunda.

E Buyende waliwo omusajja wa myaka 32  akwatiddwa lwakuda kunte ezirima n’azikozesa ekiyitiridde nezikoowa nezituuka n’okusowoka olulimi.

Akwatiddwa ategerekese nga Diwume Wabalezi omutuuze ku kyalo  Kagulu  , nga ono kigambibwa nti abadde amala olunaku lulumba nga alimisa ente zino, kyoka nga kimenya  mateeka

Ono okukwatibwa kyadiridde akola ku byebisolo Simon peter Ochoka okumusanga nga alimisa ente zino ekiyitiridde okukakana nga alagidde akwatibwe.

Kati ono agenda kuvunanibwa gwakubonyabonya bisilo.

Leave a comment

0.0/5