Bya Stephen Otage
Ekibinja kyabakadde 40 okuva mu bitundu bye gwanga ebyenjawulo balumbye wofiisi zakakiiko akobwenkanya aka Equal Opportunities Commission e Bugolobi nga bagala okumanya lwaki tebakyaweebwa ensimbi eza buli mwezi okuva mu gavumenti.
Bano kubaddeko ba namwandu neba ssemwandu okuva mu district okuli Kalisizo, Rakai, Namutumba, Kyotera ne Iganga.
wabulaSilvia Ntambi ssentebbe wakiiko yebazizza abakadde bano ol wokuleeta ensonga yaabwe.
Asubizza nti bagenda kunonyereza okumanya wa ensimbi zaabwe wezikyawagamidde.