Skip to content Skip to footer

Abantu 2 bafiridde mu kabenje ka tulakita

Bya Ivan Ssenabulya

Abantu 2 bafiridde mukabenje, bwebatomeddwa mmotoka wali mu district ye Lira.

Akabenje kano kagudde ku kyalo Anai kun luguudo oluva e Lira okudda mu district ye Apac, mmtoka kika kya grader namba UAV 576/Z, ebadde senda aoluguudo mu kiro, nga terina mataala bwetomedde omukazi nomwana we.

Kimotoka kino kitegezeddwa amti kibadde tekirina mataala, nga babadde bakozesa toochi atenga obudde bwa akiro.

Omugenzi ye Amongi Vicky owemyaka 23 nomwana we owemyezi 9 Adong Julian, nga mutuuze ku kyalo Adekokwok mu district ye Lira.

Omwogezi wa poliisi mu Kyoga North David Ongom, akaksizza akabenje kano, ngagambye nti okunonyereza kutandise, nokuyigga bano ababdde bakola oluguudo.

Leave a comment

0.0/5