Skip to content Skip to footer

Abatuuze batabukidde abakulembeze abatalina kabuyonjo

Bya Ivan Ssenabulya

Abatuuze be Nakasongola batabukidde abakulembeze abatalina zzi kabuyonko, atenga benyigira mu bikwekweto okukwata abjama.

Ekitundu kino, kyetoloddwa amazzi naye obujama naddala ku myalo bebaana baliwo atenga tebalina na mazzi amayonjo.

Wabula abatuuze bagamba nti ebikwekweto ku batalina kabuyonjo bigwana bitandikire ku myalo nemu bakulembeze.

Mungeri yeemu abatuuze mu district ye Nakasongola basabiddwa, okutandika okukozesa amakubo, agasoboka okwewala endwadde.

Ebirwadde ebsinga mu kitundu kino kuliko, ebifuba, pneumonia, omusujja, ekiddukano nebiralala.

Kati akulira ebyobulamu mu district eno Byamukama Agabakino akitadde ku bulagajjavu bwabantu okwewal endwadde, nga tebalina mazzi mayonjo, tebasula mu butimba, tebalina zzi kabuyonjo nebiralala.

Ono era agamba nti abantu basula mu mayumba, agayingiza bulungi mpewo, nga tegalina bumooli.

Nakasongola erina amalwaliro 36, wabulanga abatwalaebyobulamu balajana olwe nsimbi entono ezibweeebwa.

Leave a comment

0.0/5