Skip to content Skip to footer

Abazadde bawabuddwa ku nkuuma y’abaana ku yintaneti

Bya Ivan Ssenabulya

Abazadde bawabuddwa kungeri gyebayinza okukumamamu abaana, ku yintaneti.

Abaana bangi abeyunidde yintaneti, okusomera aokwo okuva ssenyiga omukambwe lweyayaingira mu gwanga.

Wabula muno mujiddemu okusmozebwa, abaana nga batadise okulaba bingi byebatatekeddwa

Team Leader ku kitongole kya Encrypt Uganda, abatakabanira ensonga zobukuumi ku yintaneti nga ye Ssenfuma Brian asabye abazadde okwettanira ‘application’ ezakolebwa nga zabaana.

Agambye nti ezimu kwezo ziwa omuzadde omukisa okusigala ngalondoola, omwana byalaba.

Leave a comment

0.0/5