Skip to content Skip to footer

Abe Jinja babasuuliidde ebibaluwa

Bya Abubaker Kirunda

Abatuuze ku kyalo Kavubuka mu Jinja North, emitima gyibewanise oluvanyuma lwokubasulira ebibaluwa nga bibalaliika, ngwe bwebagenda okubalumba okubatematema.

Abatuuze nga bakulembeddwamu Laton Okecho bagambye nti mu bibaluwa muno, babategezezza nga bwebagenda okutta abantu 10.

Okusinziira ku bibaruwa bino, bagala okutta abantu 5 abakadde, abavubuka 3 nabakazi 2.

Meeya owa Jinja North Ayoub Wabika agambye nti ebibaruwa bino abirabyeko, naye bagenda kwongera okubyekenneenya.

Leave a comment

0.0/5