Bya Ndaye moses.
Abayizi be Makerere wetwogerera nga baguddde mudene okw’olekera ekibangirizi kya ssemateeka, kko ne parliament, nga nabo bawakanya eky’okuja ekkomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga.
Mukaseera kano abamu batuusse wano e Wandegeya batambula, songa basatu kubakulembeze baabwe police emaze okubakwata.