Bya Abubaker Kirunda
Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo Wanyama e Jinja, mu North City Division omwana omuwala owemyaka 5, bwakubiddwa amasanyalaze negamutta.
Kansala wabaliko obulemu ku lukiiko lwekibuga, Juma Ssozi eyerabiddeko agambye nti akutte ku waaya yengoye, ebadde eriko wekwata ku masanyalaze.
Omugenzi ye Rahma Rashimi, nga ksubirwa nti wano wabaddewo amasanyalaze amabbe.