Skip to content Skip to footer

Ba Malaaya e Mukono beralikirizza abakulembeze

Bya Ivan Ssenabulya

Abatuuze ku kyalo Ggulu A mu munisipaali ye Mukono balaze okutya olwabanakolera gyange abeyongedde mu kitundu kino.

Kino bagamba nti kyongedde ku bumenyi bw’amateeka nekyonoona nabaana abobulenzi, mu myaka egivubuka.

Ssentebe we kyalo kino Muhammad Wasswa agambye nti ba malaaya abali mu ktundu kino, basukka 400, olwamabaala agameruka.

Ono agambye nti abasajja abakolera mu makolero agaliranyewo era bebasinga okugula abakzi bano.

Leave a comment

0.0/5