Skip to content Skip to footer

Bann-Uganda bonoona nnyo obudde

Bya Sam Ssebuliba

Alipoota empya eya 2017/18 eraze nti bann-Uganda bangi bakozesa obudde obusinga mu bintu ebitagasa.

Mu kunonyereza okwakolebwa ekitongole kyemiwendo mu wganga ekya Uganda bureau of statistics, ebyavuddemu biraga nti essaawa 13 abasinga bazonoona bwonoonyi ku ssawa 24 zebalina mu lunnaku.

Bwabadde afulumya alipoota eno Dunstan Aguta owemiwendo mu kitngole kya UBOS anokoddeyo ebintu ngokwebaka, okulaba omupiira, nebiralala ebitali byamugaso.

Kati ssaawa 6 baikozesa mu bintu byebatasasulwa, gamba okulabirira abaana, atenga nabaami bakozesa esswa 5 mu bintu ebitazza ssente.

Okunonyereza kuno kwakolebwa mu district 122, ku bantu 3,364 era 96% nebabaako byebanukula.

Kati twogeddeko ne James Muwonge, akulira ebyokunnyererza mu kitongole kino.

 

Leave a comment

0.0/5