Bya Ruth Anderah
Kooti ensukulumu etulako abalamuzi 9, ngekubirizibwa Ssabalamui we gwanga Alfonse Owiny-Dollo bakirizza akulembera ekibiina kua NUP, era eyvuganya ku bukiulembeze bwe gwanga Robert Kyagulanyi Ssentamu okujjayo omusango gwabadde yawaaba.
Mu musango guno Kyagulanyi abadde awakanya ebyava mu kulonda kwa bonna okwanga 14 January 2021, Museveni bweyalondebwa ku kisanja ekyomukaaga.
Kati ssabalamuzi agambye nti kooti yakulamula oluvanyuma, ku kusaba kwenjuuyi endla amu musango guno ababadde bagala nti omusango bamukirize okugujayo, wabula asssule ebisale bybalala ssente zebasasanyizza mu musango guno.
Kyagulanyi, ezimu ku nsonga zeyasinzirako okujjayo omusango, abadde yemulugunya ku kyekubiira wa kooti nti tajj kufuna bwenkanya, okuwamba abwagizi be nokubatulugunya, kooti okugaana okusaba kwe okukola enongoereza mu mpaaba ye nokumugaana okwongera okuleeta obujuliz.
Wabula yye munnamateeka, Ssegona ebyokubalagira baliyirirre enjuuyi endala nokusasaula ebisale akigaanye.