Skip to content Skip to footer

Bobi wine akwatiddwa e Kalangala

Bya Derrick Wandera,

Senkagale wa NUP Robert Kyagulanyi akwatiddwa e kalangala gyabadde yagenze okuwenja akalulu natekebwa kunyonyi emuze e kampala

Bobi Wine okusinzira mu ntekateeka ya kakiiko ke byokulonda abadde alina okuwenja akalulu mu disitulikiti ye kalangala ku bizinga bye Namisoke, Kachanga ne Kacunga

Wabula olubadde okutuuka poliisi námaggye ababadde bategese ne nnyonyi na munkanga bamukute na bakuumibe obobwannanyini ne bamuteka ku nyonyi emuze e kampala

Wetugidde kumpeewo nga tetunamanya ensonga emukwasiza okuva eri abebyokwerinda

Leave a comment

0.0/5