Skip to content Skip to footer

Bobi wine azeemu okukwatibwa

Bya Rita Kemigisa,

Poliisi ezzemu ne kwata senkagale wekibiina kya  NUP Robert Kyagulanyi bwabadde atwala ekiwandiiko eri omuddumizi wámaggye Gen David Muhoozi ne minisita owe byokwerinda nga yemulugunya ku bawagizi abawambibwa

Mu lukungana lwa bannamawulire lwatuziza enkya ya leero Kyagulanyi asoose kulangirira nga bwagenda okutwala ekiwandiiko kino eri Omuddumizi wa maggye nga ayagala abantube bayimbulwe yonna gye bali.

Yalabudde nti singa ensonga ye tekolwako bakusigala nga bekalakaasa mu mirembe

Nolunaku lweggulo Kyagulanyi yagombedwamu obwala okuliraana city square bweyakulembedemu abawagizibe ne bekalakaasa kunsonga yemu eno

Leave a comment

0.0/5