Bya samuel ssebuliba.
Abantu 2 bafiiridde mu kabenje akagudde wano e kabale nga kino kidiridde Fuso okukonagana ne trailer
Kano akabenje katwalidemu emotoka ekika kya Fuso number RAB 287Y ne lukululana number UAZ-490D ebadde yeetisse soda wa Rihama nga eno ebadde eyimiridde kukubo.
Abafudde kubadeko Hakuzimana Etieno owe myaka 40 nga ono yabadde avuga Fuso, kko ne Nzeyimana Jian Marie ow’emyaka 19 nga bonna banansi ba Rwanda.
Ayogerera police yeeno Elli Mate agamba nti abadde avuga tulera Kasule Haruna akwatidwa.