Bya Damali Mukhaye.
Kampala:Okulwawo okuzimba ekisaawe kye Nakivubo kyogedwako nga ekivudde ku government okulemwa okugoberera endagaano gyeyasaako omukono nabazimba ekisaawe kino.
Twogedeko ne Hamis Kigundu , nga ono yeyali yeeyama okuzimba ekisaawe kino naagamba nti government ekyalemeddwa okutuukiriza obukwakulizo obwali mu ndagaano eno, kale nga kino kibaziizza emabega .
Kinajukirwa nti Kigundu ono yakola endagaano ne government okumukiriza azimbe amaduuka okwetoloola ekisaawe kino, mukusasula azimbe ekisaawe kino, nakakano ekikyamuleme