Skip to content Skip to footer

Edwaliro ly’e Mengo liwakanyizza ebiryogerwako.

Bya shamim Nateebwa.

 

Edwaliiro lye Mengo lisambazze ebibadde byeyolekera mu mawuliire nti edwaliiro lyakozessa abasawo abatali atendeke okulongoosa abantu ekyaviraako bangi okufiirwa obulamu.

Dr. Rose Mutumba nga yatwala ekitongole ky’eddagala ku dwaliro e Mengo agamba nti  emikutu gy’amawuliire egimu gizze gyifulumya amawullire g’okufa kwa’bantu bonna abalongosebwa ku dwaliro lino mu lusisiira lw’ebyobulamu olwaliyo mu mawezi ogwe kkumi, kyagamba nti ssikituufu.

Mutumba agamba nti baalongoosa abalwadde 33 nga kwabo 28 basobola bulungi okudda engulu kyoka 5 nebafa wabula  nga kino kyabulijjo.

Leave a comment

0.0/5