Skip to content Skip to footer

Ekanisa evumiridde engeri Kirumira gyeyakwatibwamu

Bya Ivan Ssenabulya

Omulabirizi we Mukono alaze obweralkirivu olwembeera eyo’bunkenke mu gwanga, ngagamba nti bann-Uganda tebakyakaksa bukuumi gyebali.

Omulabirizzi James William Ssebagala agamba nti nabanene mu gavumenti ate balajana ekireese abasigadde nga tebamanyi oba ddala balina obukuumi.

Asabye gavumenti okukola ku nsonga ze’byo’kwerinda
bunambiro.

Ate Provost wa Lutikko Rev.John Ssebudde avumiridde ekitongole kya police kungeri gyebayisaamu eyali omuddumizi wa poliisi mu district ye Buyende Muhammad Kirumira.

Leave a comment

0.0/5