Bya Gertrude Mutyaba
Poliisi e Lukaya eriko ekoze ekikwekweto mweyooledde abavubuka abeefumbiza nokufumbirwa nga tebaneetuuka.
Abakwatiddwa babadde bataano nga ba myaka 17 ng’abawala babadde mu myaka 15.
Akuliddemu ekikwekweto Patrick Emukule akunyizza ngai wamu nomubaka wa gavumenti Sarah Nanyanzi, nebogera ebitakwatagana.