Bya Ivan Ssenabulya
Ministry yebyamawulire mu gwanga lya Tanzania erangiridde nga bweweze ennyimba za Diamond Platinumz olwokumenya amateeka gebyokumpewo.
Ennyimba eziriko akabuuza kuliko Hallelujah ne Waka Waka.
Abakulu bemulugunya ku video zennyimba zino, nti maulimu amazina agengeri era agobuwemu, ekikontana nobuwangwa.