Skip to content Skip to footer

Kabuleta waakutwala ebitongole mu kooti abakaka abakozi okwegema

Bya Ndhaye Mosese

Eyavuganya ku bukulembeze bwegwanga mu kalulu akawedde Joseph Kabuleta, alagidde ebitongole okwefukulula, ku biragiro byebabadde baafulumizza nga bagaana abakozi abatali bageme ssenyiga omukambwe okukola.

Ono alabudde nti kino bwekitakolebwe, agenda mu kooti okwekubira enduulu

Gyebuvuddeko minisitule yebyobulamu nekitongole kya National medical baayimirizza abakozi bonna abatali bageme, nabantu babulijjo ababadde beyanjula ku wofiisi zino okufuna obuwereeza.

Leave a comment

0.0/5