Bya Ritah Kemigisa.
Abasubuzi b’omu kampala wansi w’ekibiina kyabwe ekibataba ekya KACITA kyenyamidde olwa Kenya okugaana emotooka ezisabazza abantu okutambula mukiro, nga bagamba nti kino kyakukosa abasubuzi ba uganda abasula mu gwanga lino.
Ssentebbe wa KACITA Everest Kayondo agamba nti kino kyakukoosa abasubuuzi, kubanga olugendo olubadde olwenaku 3 lufuuse lwanaku 6 ekitegeeza nti abasubuuzi bakwongera kumsimbi zebatambuza