Skip to content Skip to footer

kampuni ezisabaza abantu ziweereddwa amagezi

Bya Prossy Kisakye, Abali mu by’entambula by’eggwanga basabidwa bulijjo okuwandiisa ba dereva abalina obumanyirivu okumalawo obubenje bw’okungundo.

Omulanga guno gukubidwa Paul Kavuma akulira Uganda Insurers Association mu lukungana olugenderedwamu okumanyisa abagoba b’ebidduka wamu n’abasabazze ku ddembe lyabwe okufuna yinsuwa ez’okubaliyirira nga bafunye obubenje.

Kavuma agamba obubenje obusinga mu gwanga lino buva ku bulagajavu bwa bagoba be bidduka.

Leave a comment

0.0/5