Skip to content Skip to footer

Kattikiro avumiridde abasala omusango eri abantu abaali ku lyato

Bya Shamim Nateebwa

Obwakabaka bwa Buganda busabye abantu babulijjo okukomya  okunenyanga abantu abaafa nabasimattuka akabenje ke lyato,  ku Nyanja Nalubaale wiiki ewedde.

Bwabadde ayogerera mu lukiiko lwa Buganda Kattikiro agambye nti, okusalira ono noli omusango kigwana kikome, kubang anabantu abasigadde bakola bulijjo ebiteeka obulamu bwabwe mu kabi gamba ngobutasiba misipi mu mmooka, obutayambala helment nebiralala.

Kattikiro Charles Peter Mayiga agambye nti ngobwkaabaka banakuwalira wamu nabenganda zabagenzi, ngasabnye gavumenti eyongere amanyi mu kulondoola entambula yoku mazzi nendala.

Kinajjukirwa nti ku lyato lio kwekwali, omulnagira David Wasajja, nomukungu wa Buganda Twezimbe Godfrey Kiyimba Freeman.

Kattikiro olumaze nayambalira gavumenti nti erina okukaksa nti bulu muntu abaeera nobukuumi mu gwanga.

Bino abyesigamizza ku kubaluwa ekyafuluma okwali olukalala lwabantu abagenda okutibwa, naye erinnya lye kweryalabikira.

Leave a comment

0.0/5