Bya Ivan Ssenabulya
Entiisa ebiikidde abatuuze ku kyalo Kacanga e Sese mu district ye Kalangala, omuvubi bwakubiddwa laddu nafiraawo.
Omugenzi ye Mukasa Wilson Nsubuga, ngabadde ne banne 2 nga babadde bagenze kuvuba, laddu gyevudde nebakuba omu nakalirawo.
Muyiba Isma omutuuze yaliko byatubuliidde ku kufa kwomutuuze.