Skip to content Skip to footer

Lukwago bamuzizaayo e Nairobi

Bya Ritah Kemigisa

Lord Meeya wa Kampala Erias Lukwago wetwogerera ngawereda ekitwanda mu ddwaliro lya Nairobi hospital.

Kino kikaksiddwa, omumyuka we Doreen Nyanjura, ngayise ku tweeter.

Eno gyebamututte okufuna obujanjbai, oluvanyuma lwekimbe okumuddamu.

Okusinziira ku Nyanjura, Lukwago alumizibwa wansi mu lubuto nemiu kifuba.

Olumbe ono lwamuddamu, ku Easter Monday bwebaali mu kusabira omwoyo gwomugenzi Dr. Cyprian Kizito Lwanga, abadde Ssabasumba wessaza ekkulu erye Kampala.

Leave a comment

0.0/5