Skip to content Skip to footer

Makerere yatekebwako kamera okuketta abazi b’emisango.

Bya Damali Mukhaye.

Akakiiko akabadde kanonyereza ku by’okukabasanya abaana be Makerere kategeezeza nga makerere bwegwana okwanguwa okuteeka camera ku tendekero lyonna beetangire abazzi be misango.

Ssentebe w’akakiiko akakoze okunonyereza kuno Prof Sylvia Tamale agambye nti ebizimbe  byonna bigwana okubako camer zino, kubanga bakizidde nti etendekero lino teririna bukuumi.

Bano bagamba nti bakizude nga abasomesa bano batera okuyita abayizi abakyala mubudde bw’ekiro , kalenga camera zino ziyinza okubatisa.

 

Leave a comment

0.0/5