Skip to content Skip to footer

Mukendeeze ku magoba ku nsimbi z’abalimi

Bya Moses Ndaye, Akakiiko ak’eby’ensigo aka East African grain council kasabye gavumenti eddemu yetegereze enkola mwe bagabira abalimi ensimbi ez’okwewola

Senkulu w’akakiiko kano Agnes Atim agambye nti govt erina okufuba okulaba nti abalimi bewola ensimbi ku magoba amatono kibasobozese okwanguyurwa mu mulimo gwabwe.

Ono agamba nti newankubadde gavumenti yateekawo enkola ey’okuwola abalimi ensimbi wabula abalimi b’omu byalo tebaganyudwamu olwa magoba agagerekebwa ku nsimbi zino amangi.

 

Leave a comment

0.0/5