Skip to content Skip to footer

Museveni akkiriza abalimi okutwala ebikajjo mu Kenya

Bya Benjamin Jumbe, Gavumenti egyewo ekiragiro ekyali kigaana abalimi bebikajjo okubitunda mu ggwanga lya Kenya.

bino byogedwa omukulembeze weggwanga Yoweri Museveni era nategeeza nti bannauganda kati baddembe okutunda ebikajjo mu kenya okumala ebbanga lya myezi 3.

Kino kidiridde amakampuni agagula ebikajjo ku balimi okulemererwa okubimalawo sooonnnga abalimi tebalina wakubitunda walala.

mungeri yemu minisita webyobusubuzi namakolero
Amelia Kyambadde asabye abalimi okwekolamu omulimo bafune ekibiina ekigenda okutambuza ebikajjo byabwe mu Kenya.

 

Leave a comment

0.0/5