Skip to content Skip to footer

Nnabambula wómuliro asanyizawo bya bukadde e Mbale

Bya Ivan Ssenabulya,

Poliisi e Mbale etandise okunonyereza ku nnambabula wómuliro ogukutte amadduka ga sipeeya 16 mu Industrial city division.

Amadduka agakutte omuliro kuliko agokya ebyuma, agasipeeya zirestaurant nagebibajje.

Omwogezi wa poliisi mu bitundu bya Elgon Rogers Titika, omuliro guno gukutte obudde bukya era nga kirowozebwa okuba nti gwavudde ku restaurant

Taitika atubuulidde nti emotoka zabwe ezizikiriza omuliro zaasobodde okuguzikiza newankubadde nga gubadde gusanyizawo ebisinga obungi.

Leave a comment

0.0/5