Skip to content Skip to footer

NRM egamba yakwediza kampala.

Bya Samuel Ssebuliba

Abakulembeze b’ekibiina ekya NRM wano mu Kampala bategeezeza nga bwebatandise okulongoosa amakubo gebagenda okukozesa okulaba nga  ekibiina kyabwe kiddamu okuwangula  ebifo mu Kampala mu kulonda okunadako

Twogedeko ne ssentebe  w’ekibiina kino mu Kampala Nyakana Godfrey  nagamba nti baatandikidde mukuwangula kulonda kwabasentebe b’ebyalo, era nga bangi baakwatiddwa.

Ono agamba nti ekibiina kyongedde okufuna amaanyi mu kampala, newankubadde abavuganya government baludde ebanga nga babakolokkota.

Leave a comment

0.0/5