Bya Ritah Kemigisa
Alipoota efulumiziddwa ekitongole UNCEF naba International Labor Organization eraze nti omwana 1 ku buli baana 5, awangaliira mu bwavu obukambwe awatali na ssuubi.
Alipoota era eraze nti ettundutundu lyabaana mu nsi yonna, bali mu bwavu obwekigfero.
Kati ebitongole bino, bigamba nti waliwo obwetaavu okukola ku nsonga, ezivaako embeera yobwavu obumaliriza, nga bukosezza abaana.
Kati banokodeyo entekteeka zokuyamba abantu nti zetagisa, okutuusa ebyenjigiriza mu bantu, okulwanyisa okukozesa abaana nga batto nebirala.