Skip to content Skip to footer

Okusaba kwe gwanga kulangiriddwa

Bya Benjamin Jumbe

Waliwo abanadiini abasazeewo okutekateeka okusaba okwegwanga lyonna, nga bagala okusabira ebikolobero  eby’obumenyi bw’amateeka ebisusse mu gwanga.

Bano webaviirideyo ngebikolwa eby’okuwamba, obutemu, okunyaga n’okulya enguzi byeyongedde mu gwanga lyonna.

Bwabadde eyogerako ne banamawulire Apostle John Bunjo  owa Christian Restoration Ministries International agamba nti kati webituuse egwanga lyetaaga kusabirwa kubanga buli kigenda mu maaso kiraga nti Uganda weraga wazibu.

Ono agamba nti ebitongole ebikuuma dembe bibadde bigezaako okunonyereza ku misango gino wabula mpaawo kimmuka, ekiraga webatuuse

Okusaba kwebalangiridde kati kwa nnaku 3 nga kugenda kutandika nga 1-3 June.

Leave a comment

0.0/5