Skip to content Skip to footer

Omugwira eyawemulide mu Dubai akwatiddwa.

Bya samuel ssebuliba.

Mu DUBAI waliwo omusajja enzaalwa ya Bungereza akwatiddwa nga ono kigambibwa nti aliko omugoba w’emotoka gweyalaze olugalo olw’omumakati mungeri ewemula

Jamil Ahmed Mukadam omutuuze we Leicester, yafunye obutakaanye n’omugoba wa taxi ey’amulemesezza okuvuga nga bali mu jaamu, kale wakati mubusungu n’amulaga olugalo luno

Mukaseera kano ali mu komera, alinze  kumanya nsala ya mulamuzi.

Leave a comment

0.0/5