Bya Abubaker Kirunda
E Jinja waliwo omukazi wa myaka 56 agobedwa ku kyalo nga ono bamulanze kubeera mulogo.
Nabirye Mpoya nga mutuuze we Kanyabutiti- yagobeddwa nga ono kigambibwa nti aludde ngaloga abantu nebagwa eddalu.
Ono okugobwa asoose kusimbibwa mu kooti yekyalo ekubirizidwa ssentebe we gombolola ye Budondo, Ayoub Wabika , ngono asoose kumutaasa kubatuuze ababade baagala okumutta
Kati bano bonna bakaanzizza nti mukyala ono abaviire ku kyalo.