Skip to content Skip to footer

Omulambo guzuliddwa mu nnyumba e Iganga

Bya Abubaker Kirunda

Waliwo omulambo gwomusajja, wa myaka 27 oguzuliddwa mu kazigo mwabadde asula.

Omugenzi ye Robert Natamu ngabadde mutuuze ku kyalo, Nakavule mu district ye Iganga, wabulanga afiridde ku kyalo Kasolo mu gombolola ye Bulamagi, gyabadde yapangisa.

Ono abadde asula bwomu, nga yajja amu kitundu kino okukola ku kyuma kya kasooli ekiri okumpi.

Kati omwogezi wa poliisi mu Busoga East, James Mubi akaksizza enjega eno, ngagambye nti bajeeyo omulwamabo negutwalaibwa mu gwanika okwekebejebwa, ngokunonyereza kutanadise.

Wetwogerera ngekyamuviriddeko okufa tekinaterekeka.

Leave a comment

0.0/5