Skip to content Skip to footer

Omuvubuka asadaase omwana afune obugaga.

Bya Magembe Ssabiiti.

Police e kyegegwa ekute omuvubuka wamyaka 20 lwa kuwamba mwana wa myaka 10 namusadaaka n’ekigendererwa eky’okufuna obugagga.

Ettemu lino libadde ku kyalo Kijongobya mu gombolola ye Luyonza e Kyegegwa nga okusinzira ku taata w’omwana atiddwa Bumali Kaawa mutabani we Mukune Abdallah abadde amaze enaku 2 nga abuzidwawo.

Omuddumizi wa police e Kyegegwa Benon Byamukama akakasizza nga bwebakute ALituha Christopher  nakakasa nga bweyasadase omwana asobole okufuna obugagga

Leave a comment

0.0/5