Skip to content Skip to footer

omuwendo gw’abafiira mu ssannya mu bibuga guli wagulu

Bya Moses Ndhaye

Abakugu mu by’obulamu bagamba nti omuwendo gwa ba maama abafiira mu ssannya mu bibuga guli wagulu nyo bwogerageranya ne bannaabwe abali mu byalo.

Okusinzira ku prof. Peter Waiswa kino akitadde ku kyakuba nti amalwaliro 90% agali mu bibuga nga muntu sekinoomu ekikalubirira ba maama abafuna ez’aleero okugetanira kuba gabbeeyi.

Prof waiswa agamba nti nakati abakyala 16 bebafa buli lunaku nga bazaala , n’abaana emitwalo 3 mu 6000 bebafa buli mwaka nga bakatuuka kunsi.

Leave a comment

0.0/5