Skip to content Skip to footer

Omwana owemyaka 13 afiiridde mu kubumbulukuka kwéttaka

Bya Benjamin Jumbe,

Omwana owemyaka 13 afiiridde mu kubumbulukuka kwettaka e Kapchorwa ne banne abalala 2 nebabuuka ne bisago

Bino bikakakasiddwa omwogezi wa Uganda red cross, Irene Nakasiita. Ono agambye nti enjege eno egudde ku kyalo Kapchebangang mu disitulikiti ye Kapchorwa oluvanyuma lwenyumba mwebabadde okugwa.

Okubumbulukuka kwettaka lino kuvudde ku namutikwa wenkuba eyafudembye okumala essaawa nga 9

Leave a comment

0.0/5