Skip to content Skip to footer

Owa 50 Yasobezza kuwe 14

Bya Malikih Fahd

Poliisi e Lukaya mu district ye Kalungu eriko namukadde owemyaka  50 gwetasizza obutatibwa batuuze oluvanyuma lwokusobya ku mwana owemyaka 13.

Okunonyereza kwa poliisi okusooka kulaga nti ono omusanga yaguzizza bazadde bomwana bwebabadde tebaliiwo nga bagenze mu nnimiro.

Atwala poliisi ye Lukaya, Vianne Birungi akaksizza okukwatibwa kwono nategeeza nti okunonyererza kukyagenda mu maaso.

 

Leave a comment

0.0/5