Bya Abubaker Kirunda
Poliisi mu district ye Kaliro eriko ateberezebwa okubeera omubbi gwekubye amasasai agamusse.
Ono bamutidde mu kisenyi kye Natwana ku luguudo oluva e Kaliro okudda e Buwenge mu tawuni kanso ye Kaliro.
Omuddumizi wa poliisi mu district ye Kaliro David Kamwoya agambye nti omusajja ono ne banne abalala 3, babadde batadde road block mu kitundu kino nga banyaga