Bya Benjamin Jumbe
Ssabalabirizi we kkanisa ya Uganda Dr Samuel Stephen Kazimba, asabye gavumenti okugattulula omuggalo gweyateeka ku baana, obutasaba.
Gavumenti mu March lwomwaka oguwedde yaggalwo amasinzizo, ngagamu ku mateeka nebiragiro ebyaletebwa okwetangira ssenyiga omukambwe, wabula amsinzizo bwegaali gagulwawo gavumenti yakugira omuwendo gwabantu, atenga abaan tebatekeddwa kusaba.
Kati bwabadde awa obubaka bwe obwa Easter Ssabalabirizi agambye nti abaana basobola okuddamu okusaba, wakati mu kwengendereza okwekitalo okubatangira ssenyiga omukambwe