Bya samuel ssebuliba
Police mu district ye Kwen ku kyalo Kasiwo ekutte omusajja wa myaka 29 nga ono amulanze gwakudda ku mutabaniwe ow’omwaka gumu n’ekituntu namufumita ebiso ebimutidewo
Omusajja akwatiddwa ye Labu ismali, nga ono kigambibwa nti yageze mukyalawe taliiwo najjayo ekiso okukakana nga asse omutani ono Chemutai Regionese.
Ayogerera police mu kitundu kino Rogers Tayitika agamba nga nti benafuna kituufu kyabagude musajja ono okukola obutemu buno, wabula nga kigambibwa nti omukyala yandiba nga yajja n’olubuto, kale olw’obujja omusajja ono kwekusalawo okutta omwana ono.